Obwekenneenyi bwa Zinunula Omunaku ekyawandiikibwa Edward N. Kawere
Abstract
Okunoonyereza kuno kugenderera okwekenneenya oba okuyungulula ekirojjwa kya Zinnunula
Omunaku ekyawandiikibwa omwami E.N. Kawere nga tutunuulira omuluko, obukodyo wamu
n‟abakongozi mu kirojjwa kya Zinunula Omunaku.